AMAFUTA MU MURCHISON:abagasima balaze engeri gye bafaayo ku butonde bw’ensi

Brenda Luwedde
0 Min Read

Aba Kkampuni ya Total Energies nga be bali ku ddimu ly’okusima amafuta mu bitundu bya Bunyoro batubuulidde nga bwe bakola buli kimu okulaba nga tebatataaganya yadde okwonoona obutonde. 

Ekimu ku bifo bano gye basima amafuta kiri mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison falls National Park, ngeno buli webabamala okusima baleka basimbyewo emiti n’omuddo.

 Bano baliko n’olukomera lwamasannyalaze lwe bazimbye okutangira ensonga okutaataganya abantu abaliraanye ekkuumiro.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *