Waliwo akatundu k’oluguudo okuva e Kasubi ku bitaala okutuuka e Namungoona nga onaatera okwegatta ku luguudo lwa Northern By-pass abakozesa oluguudo olwo ke beekokkola olw’ebinya ebikasussemu. Akatundu kaafikkira mu puloojekiti y’okukola oluguudo oluva ewa Bakuli okutuukira ddala ku Northern By-pass. Aba KCCA bagamba ekiremesezza akatundu kano okukolebwa be bantu abaagaana okuwaayo ettaka eryetaagisa okukagaziya .
OLUGUUDO LWA KASUBI – NAMUNGOONA: KCCA etangaazizza katundu k’oluguudo akajjudde ebinnya

Leave a Comment