Ku lwokuna lwa ssabiiti eno Uganda lwegenda okujjukira nga bwegyiweze emyaka 63 nga yeekutudde ku bufuzi bw’amatwale. Kyokka newankubadde guli gutyo,abavubuka b’omulembe guno, bagamba nti amakulu agali mu mukolo guno gagenze gakendeera mu ndaba yaabwe. Bangi bagamba nti ebyayayaanirwa nga Uganda yakeefuga nakati tebinatuukirira,kale nga amakulo g’omukolo gyebali gakyali ga kunyonyola.
AMEEFUGA GA UGANDA: Abavubuka bagamba amakulu g’omukolo gagenze gakendeera
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
