Bobi Wine akunze ab’e Kaliro ne Luuka okumuwagira

Gladys Namyalo
1 Min Read

Robert Kyagulanyi Ssentamu abuulidde abantu be Kaliro ne Luuka nti singa bamwesiga ne bamulonda ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga, wakutumbula ebyenfuna byaabwe ng’ayita mu kuteekawo ebyuma ebyongera omutindo ku birime nga pamba ne bikajjo. Ono ajjukiza abantu beeno nti Busoga kye kyaali ekyaaji ky’e mmere ya Uganda naye kati nabo enjala ebaluma lwabwe. Bino abyogeredde mu nkungana zaakubye e Luuka ne Kaliro gyasiibye leero nga eperereza abeeno bamuwe akalulu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *