BULUNGI BWA NSI MU BUGANDA: Kabaka; abavubuka mwettanire mutimbagano

Gladys Namyalo
1 Min Read

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ayagala abavubuka bafeeyo okweyambisa tekinologiya ow’omulembe naddala omutimbagano okwetandikirawo emirimu bave mu bwavu.Mu bubaka bw’atisse katikiro Charles Peter Mayiga Kabaka asabye abavubuka okufaayo ennyo ne ku nkola ya Bulungi bwansi ng’ekkubo lyokka ely’okuzza Buganda ku ntikko.Bino abyogeredde ku mukolo gwa Bulungi bwansi , Buganda kwejjukiridde nga bwegyiweze emyaka 63 bukyanga bazungu bagyidizza bwetwaaze ogubadde mu Gombolola ye Busukuma mu ssaza lye Kyadondo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *