‘KATUWAGIREMU OWA NUP’: Aba NRM e Mawogola basaze eddiiro

Gladys Namyalo
0 Min Read

Abawagizi b’ekibiina ki NRM mu Ssaza lya Mawogola South e Ssembabule basazeewo okuwagira munnakibiina ki NUP Goreth Namugga nga bagamba nti eyaweeba kaadi ya NRM Dez Byuma yawangula mu bukyamu.Okusalawo bati basoose kwegayirira eyali amuvuganya mu kamyufu Yasin Kironde avuganya ku bwa namunigina kyokka nagaanan, kwekusalawo bagende nowa NUP.Kyokka bamusabye nti addemu avuganya mu 2031 bamuyiire akalulu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *