OKUNOONYA AKALULU KA 2026: Abavuganya batabadde ebitundu eby’enjawulo

Gladys Namyalo
0 Min Read

Olwaleero abeegwanyiza obwa Pulezidenti okuli owa Alliance for National transformation Gen Mugisha Muntu owa Conservative Party Elton John Mabiriizi, kko n’owa National Peasant party Robert Kasibante basiibye mu kitundu kya Ankore nga bakuyega balonzi.Bano basuubiza okulwana okulaba nga abatuuze beeno bava mu bwavu, okukola enguudo ezitawanya naddala abalimi, kko nokukakasa nga abavubuka bafuna e mirimu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *