Ebyavudde e Kololo: Kalangwa bamusibidde bweru, ssewava awooyawooyezza banne

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Tukitegedde nga obukulembeze bwa NRM bwebuteekateeka okutalaaga eggwanga okutabaganya bannakibiina abataasanyukidde byavudde mu kulonda kwa kibiina okw’olukiiko olw’okuntikko. 

Abamu ku banna NRM abaavuganyizza mu kulonda kuno balagudde nti ssinga ssentebe w’ekibiina Yoweri Museveni takoma ku bannakibiina abaayingizza ssente ennyingi mu kulonda kw’ekibiina, bandizikozesa okuwamba obuyinza bwe.

 Ye Moses Kalangwa eyabadde yeegwanyiza ekyamyuka Ssentebe wa NRM mu Buganda, bamusibidde bweru, bwabadde agenze okubaako ebiwandiiko byafuna okuva eri ab’ebyokulonda mu kibiina okusobola okuteekateeka okwemulugunya kwe.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *