Akakiiko k’eby’okulonda mu kibiina ki NUP kafulumiza enkalala z’amannya g’abakakasiddwa okukwatira ekibiina bendera mu kulonda kw’obwa meeya ne ba kansala. Abakulu ku kakiiko kano batubuulide nti bayise mu mitendera gyonna egyetaagisa, kale nga bakakasa nti abalondeddwa baakutuusa ekibiina ku buwanguzi . Yye akulira ekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu abataweereddwa kaadi abasabye okuwagira bannaabwe abawandiddwako eddusu.