Abavubuka mu kibiina ki NRM abeegwanyiza ebifo by’obukulembeze, baagala ssentebe w’ekibiina Yoweri Musevei yaba abeera omulondoozi omukulu ow’akalulu kaabwe bwe kanaaba kaddibwamu. Abamu ku bano era baagala akulira eby’okulonda mu kibiina Tanga Odoi aleme kulondesa kalulu kaabwe olw’emivuyo gye baalabye e Kololo . Baagala ekibiina kikole ennongoosereza okulaba nga beeyongera okukiikirirwa ku lukiiko lwokuntikko oba CEC byeyongera waaki