EMIKOLO GY’AMEFUGA AG’E 63: Pulezidenti Museveni awadde essuubi ku nkulaakulana

Gladys Namyalo
0 Min Read

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni ategezeezza nti teri n’omu agenda kwekiika mu kkubo lya nkulaakulana ya ggwanga lino.Kino Museveni akyesigamizza ku bitukiddwako n’ebiseera by’omumaaso ebitangaavu Uganda by’agirengeramu.Mukakafu nti mu myezi mitono ebyenfuna bijja kuba bikuze ne ddoola ezisoba ekikunukkiriza mu 70.Olwaleero, Uganda ejaguzza emyaka 63 bukya yeefuga, n’emikolo gibadde ku kisaawe e Kololo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *