Ng’abayizi b’ebibiina eby’akamalirizo bali mu keetalo k’okutuula ebigezo ebibasuumuuza amadaala ebitandika olunaku lw’enkya naba S4, abakulu mu kitongole ekivunanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ki UNEB baliko abavubuka bana okuva mu district okuli Mbarara, Jinja ne Gomba bebagombyemu obwala lw’abafera bantu nga babaguza ebigezo ebicupule.Bano essaawa yonna bakugasimbagana nabalamuzi mu kkooti babitebye
OKWETEGEKERA EBIGEZO BYA S.4 EBY’AKAMALIRIZO: Waliwo abakwatiddwa nga bateeberezebwa okubidda
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
