Kyadaaki ekibiina ki National Unity Platform kikkiriza okuteeka omukono ku ndagaano ekigatta ku mukago gwa IPOD okutaba ebibiina ebirina ababaka mu palamenti gwekirudde ebbanga nga kyesambye.Bano batubuulidde nti eky’okusalawo okuyingira omukago oguno bakikoze okugondera annongosereza ezaakolebwa mu tteeka erifuga ebibiiba by’ebyobufuzi, nga kati kyabuwaze okubeera mu mukago gu IPOD.Kyoka Ssaabawandiisi wa NUP, David Lewis Rubongoya asambazze ebigambibwa nti NUP yasikiriziddwa lwa nsimbi eziweebwa ebibiina ebiri mu mukago guno.
NUP EPONDOOSE KU BY’OKWEGATTA KU ‘IPOD’: Bagamba bakikoze lwa tteeka so ssi lwa ssente
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found