OKUKWATIBWA KWA MUNNA NUP ZINUNULA: Abawagizi bagumbye ku poliisi, ayimbuddwa ku kakalu

Gladys Namyalo
1 Min Read

Abawagizi ba National Unity Platform e Masaka bakedde kugumba ku kitebe kya poliisi nga baagala kumanya nsonga eyasibya omukunzi w’ekibiina kino Zinunula Katugga Musota Bukenya okumala ennaku kati taano nga tatwalibwa mu kkooti.Bano bagamba nti muntu waabwe yakwatibwa ku biragiro bya RCC Ahamed Washaki , nga amulumiriza okulumya , kko n’okuyuza empapula z’omuserikale mu kaseeera nga ba kansala ne bameeya bewandiisa.Kyoka poliisi erabye bano bataamye, n’emutwala mu kooti nateebwa ku kakalu kaayo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *