Famire y’omuwala eyafiira e Dubai eyagala bwenkanya

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ab’oluganda lw’omuwala kati omugenzi Monica Kalungi eyalabikidde mu lutambi lw’amawulire ga BBC nga yafiira ku kyeeyo mu kibuga Dubai ekya United Arab Emirate baagala gavumenti eyanguyirizeeko okunoonyereza minisita David bahati kweyasuubizza olunaku lw’eggulo mu palamenti, omulambo gw’omwana waabwe gukomezebwewo aziikibwe okwaboobwe. Bano era baagala n’omusajja eyalabikidde mu ggulire lino nga yeyamutwala ebweeru naye akubibwe mu mbuga z’amateeka era akaligibwe.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *