Akulira ekibiina ki Alliance for National Transforamation Gen Mugisha Muntu, leero tasobodde kutuuka Bundibugyo ne Ntoroko gy’abade alina okuwenjeza akalulu, nga nsonga evudde ku kubulwa busobozi bumutusaayo. Muntu abuulidde bannamawulire nti ebikozesebwa bimuyinze,kwekusalawo ebya leero abimme amazzi.
Gen Mugisha Muntu tatalaaze Bundibugyo, ebikozeseebwa mumukeyeeko
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
