Rubongoya alabudde bannakibiina abeewaggula

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Ssaabawandiisi w’ekibiina ki NUP David Lewis Rubongoya alabudde abaawangulwa mu kitundu kye Masaka ate ne beesimbawo nga ba nnamunigina nti balye kamanye nga akoza n’ow’ebbwa.Bangi ku bannaKibiina kino oluvannyuma lw’okummibwa card yaakyo, baasalawo okwewaggula ne beesimbawo nga bannamunigina ate abandi ne basala n’eddiiro ne beesogga ebibiina ebirala.Rubongoya abasabye okweddako. Ono abadde Masaka eyo okulambula ku basibe b’ekibiina abali mu kkomera.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *