OKUKUBA ABAWAGIZI BA NRM: Waliwo aba NUP abakwatiddwa e Kyotera, babyegaanye

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Waliwo bannakibiina ki NUP abawera bana abakwatiddwa police mu district ye Kyotera ku bigambibwa nti baakuba nokulumya aba police wamu nabawagizi ba NRM,akwatidde ekibiina kyabwe bbendera ku kyomubaka wa Kyotera,John Paul Mpalanyi, bweyali ayisa ebivvulu oluvanyuma lwokusunsulwa sabiiti ewedde.

Abakwate ebibogerwako babeganye nga bagamba nti babasibako matu gambuzi kubaliisa ngo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *