Akwatidde FDC bendera ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga, Nathan Nandala Mafabi agamba nti ekya Sipiika wa Palamenti Anita Among n’omumyuka we Thomas Tayebwa okuyitamu nga tebavuganyiziddwa, kivudde ku bunafu mu kakiiko k’ebyokulonda kwossa ky’ekubiira mu kitongole kya Poliisi. Mafabi agamba okuyitamu kuno okutaliiko kuvuganya tekulaga manyi, wabula kwongera kwanika obwanakyemalira obukozesebwa abantu abamu mu kibiina ki NRM.
ABAAYISEEWO NGA TEBAVUGANYIZIDDWA: Nandala akolokose ab’ebyokulonda obutaba na bwetengereze
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
