Waliwo omusajja asobeddwa olw’emmotoka ye ey’ekika kya Fuso okukuumirwa ku poliisi kati omwaka mulamba oluvannyuma lw’okugwa ku kabenje.Emmotoka eno terina muntu yenna gwe yakosa okuggyako okwonoona ebibaati by’oku kkubo. Ono agamba poliisi yamusaba obukadde 9 nga zaakusasula ab’ebyenguudo okuzzaawo ebibaati bye yayonoona z’atalina era z’alowooza nti ensimbi zino baamukana nnyingi.
Gwe baaboyera emmotoka olw’akabenje asobeddwa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found