Abamu ku baali baagala okuvuganya ku bwa Pulezidenti kyoka emikono egyibasemba ne gyibatimawa ,beekozeemu akabondo kebatuumye Indepedent Presidential Aspirant United ne bawera okusigala nga boogera ku nsonga eziruma bannayuganda. Mu byebasookeddeko kwekusindika munaabwe Magezi David Williams avuganya ku kifo ky’omubaka wa Kyadondo East, awo wanaava nate okuddamu okweyagaliza obwa Pulezidenti mu mwaka 2031. Magezi aweze okutuusa edoboozi lya bannakyadondwa eri olukiiko olukulu olw’eggwanga.
Magezi asazeewo kuvuganya ku kifo kya palamenti e Kyadondo East
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found