KANGAVE MUSAAZI: Omu ku baalafuubana Uganda okufuna ameefuga

Gladys Namyalo
0 Min Read

Uganda nga eyayaana okufuna obwetwaze okuva ku bazungu ,newankubadde tewaali lutalo lwa kuyiwa musaayi waliwo abasajja n’abakyala abeesowolayo okukulemberamu banaabwe okukakasa nga Omudugavu addamu okwefuga.Bano okusinga baafuba nnyo okukukunga banaabwe bamanye obukulu bwokukolera awamu bwebaba bakwefuga.Kati mu mboozi eno katulabe engeri Omusajja Ignitius Kangave Musaazi gyeyalafuubanamu okukakasa nga uganda yeefuga.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *