James Nathan Nandala Mafabi akawatidde FDC Bendera ku bwa Pulezidenti nate leero asiibye mu disitulikiti ye Masindi nga akuyega balonzi beeno.Ono asinzidde eno n’ategeeza abatuuze nga Ameefuga ga Uganda bwegatakyalimu makulu, nga kiva ku mbeera embi bannayuganda gyebawangaliramu newankubadde beefuga dda kakano emyaka 63 egyakayita.Obutawukanako ne yonna gyabadde ayita Nandala era asiibye alwanagana na bakuuma ddembe nga bano batuuse n’okutomera mmotoka ya NTV etambuza bannamawulire baffe mu bugenderevu.
Owa FDC Nandala Mafaabi asiibye Masindi , ab’ebyokwerinda batomedde emmotoka ya NTV
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found