Okunoonya akalulu k’obwapulezidenti, Kyagulanyi asuubizza ab’e Nakaseke Uganda empya

Gladys Namyalo
1 Min Read

Olwaleero obubaka bwa Robert Kyagulanyi, eri abantu be Nakaseke butambulidde nnyo ku mbeera ya bannauganda abakyafiirwa ebyabwe gamba nga ekiwaba ttaka, amasomero okubeera mu mbeera embi, eddagala okubula mu malwaliro n’obuwereeza obulala obutaliwo, bino byona bituusewo nga Uganda ewezezza emyaka 63 egy’obwetwaaze. 

Ono agamba nti embeera eno okukyuka bannayuganda balina kwetaba mu kulonda okujja mu 2026 era nga kugenda ku kyusa ebigrmda mu maaso. 

Ono olwaleero abadde Nakaseke okuwenja akalulu

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *