Okuva 1962, Uganda eze ekula nga yeyubula mu n’okukulaakulana okulaba nga bannansi ddala bafuna obulamu obweyagaza.Wegiweredde emyaka 63 bingi ebituukiddwako byetukubyemu tooci okukusiigira ekifaananyi kya Uganda n’ebisoomoza by’esanze mu lugendo luno, okusobola okutegeera wa awatuufu weraga.
EKIFAANANYI KYA UGANDA EYEEFUGA: Abalondoola ensonga balina bye basonzeeko
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found