“LWAKI MUTUBOOLA?” Abatasunsuddwa ssi basanyufu

Gladys Namyalo
0 Min Read

Ababadde beegwanyiza obukulembeze bw’eggwanga abassuka mu 20 basabye akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga kongezeeyo okusunsula abegwanyiza ekifo kino nga balumiriza obutali bwerufu obwoleseddwa bbo nebaboolebwa.Bano basiibye bagumbye ku wofiisi z’akakiiko nga obalyawo balina essuubi nti bandiweebwa olukusa okugenda mu maaso okusunsulwa.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *