Robert Kyagulanyi Ssentamu y’akulira ekibiina ky’oludda oluvuganya ekisinga obunene ki NUP nga yeyasinga n’okuteerawo president Museveni embeera enzibu mu kalulu ka 2021 nga talina na nnyo bumanyirivu mu byabufuzi.Kati waali oyinza okugamba nti yanywera olw’ebikuuno n’amajjankunene by’alabyeko ebyetoloolera ku by’obufuzi omuli okumuwambira abawagizi, okubatta n’ebirala ebizze byagaanibwa abakulu abali mu buyinza.Bukya awanuka ku siteegi ey’okusanyusa abantu n’awalampa akadaala k’ebyobufuzi, Robert Kyagulanyi bw’ati bw’azze akyukakyuka mu bimukwatako n’ebyafaayo.
ROBERT KYAGULANYI: Biibino ebitonotono ebimukwatako
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found