Akulira ekibiina ki Democratic Front Mathias Mpuuga alangiridde nga bw’agenda okuddamu okuvuganga ku kifo ky’omubaka wa Nyendo Mukungwe ekisanja ekyokuna.Mpuuga agambye nti ekyobutavuganya ku bwa pulezidenti teyabadde nsobi, wabula teyayagadde kubuuka nga taneetegeka kimala. Kati ono awabudde bannamasaka okwewala okunenengana nga beesigama ku byobufuzi, wabula bafeeyo ku kya kubbulula ggwanga.
Mpuuga alangiridde nga bwakomawo okuvuganya ku kifo ky’omubaka e Nyendo — Mukungwe
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found