ALFRED BYAMUKAMA: Kkooti e Mbarara etandise okuwulira omusango gwe

Gladys Namyalo
0 Min Read

Kooti e Mbarara leero etudde okuwulira omusango oguvunaanibwa omusajja gwetwakulaze ku lw’omukaaga lwa ssabiiti eno nga yakamala emyaka 28 nga ali ku alimanda ku musango gw’obutemu. Omulamuzi awabuudde bannamateeka be nti basabe omusango guno gugobwe, kubanga kyakakasibwa nti weyaddiza omusango guno yali mutabufu wa bwongo. Kooti yakuwa ensala yaayo ku bbala ya sabiiti ejja.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *