Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira Uganda Cranes y’akudda mu nsiike olunaku lwe nkya nga battunka nè Algeria mũ mupiira oguggalawo omutendera gw’ebibinja mũ mpaka z’okusunsulamu abanaazanya empaka z’ekikopo kyensi yonna, FIFA World Cup Qualifiers. Cranes yeetaaga buwanguzi bwokka okusobola okukuuma emikisa gyayo emitono ddala egy’okwesogga akasengejja ak’okubiri aka ttiimu ennya ezinaaba zisinze okukola obulungi mu bibinja omwenda.
CRANES NE ALGERIA: Enkya baddingana mu gw’okusunsula abaneetaba mu World Cup
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found