Ab’e Madi Okollo ne Arua Museveni abasabye baddemu bamwesigise entebe

Gladys Namyalo
0 Min Read

Akwatidde NRM bendera ku bwa Pulezidenti Yoweri Museveni leero asiibye mu disitulikiti ye Madi Okollo ne Arua ng’asaba abaayo okuddamu okumulonda ku bukulembeze bw’eggwanga olw’ebyo eggwanga byerituuseeko ngali mu ntebe. Ono ajulizza emirembe n’obutebenkevu ebiri mu ggwanga, enguudo ezikoleddwa kko n’ebyenjigiriza ebyobwerere gavumenti ye byetaddewo. Ono asuubizza okusuumuusa eddwaliro lya Rhino 4 Camp lituuke ku mutendera gwa Hospital kko n’okwongera amaanyi mu bifo awabangulirwa abayizi mu byemikono.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *