Police Entebbe etaddewo ekirabo kya bukadde busatu eri omuntu yenna anaagiwa amawulire agakwata ku mayitire g’omusuubuzi Muhammad Kamoga. Kamoga anoonyezebwa aludde nga yeetagibwa poliisi ku misango gyokusengula abantu ku ttaka mu bumenyi bw’amateeka,kko n’okugaba ebyapa eby’empewo. Mu kaseera kano Poliisi esabye buli amulabyeko agyitemyeko nga bukyali.
EBYA KAMOGA BIBI: Poliisi emuwenja buyiso, etaddewo obukadde busatu eri amuzuula
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
