Ku myaka 92, omukulembeze w’eggwanga li Cameroon, Paul Biya omutima gumusula ku mutwe nga nviiri ng’alindirira ebinaava mu kalulu akaakubiddwa olunaku lw’eggulo. Biya ono yakamala emyaka 43, ku bukulembeze bw’eggwanga lino era nga yeegwanyiza kisanja kya munaana mu Kalulu akaakubiddwa olunaku lw’eggulo.
Paul Biya owa Cameroon ayagala kisanja kya munaana ku myaka 92 gy’alina
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found