Banakyeewa mu kulwanirira eddembe ly’abaana abawala bagaala gavumenti eggyewo emisolo ku bisabika ebikozesebwa nga nsonga z’ekikyala ng’abalowooza nti kino kyakuyambako mu okukendeeza ku muwendo gw’abaana abawanduka mu massomero. Bano okubyogera babadde baliko abayizi ku ssomero lya fair way high school e Kazo mu munisipaali y’e Nansana bebaddukiridde n’ebisabika ng’emu kuntekateeka eyokukuza Olunaku lw’omwana omuwala olwakuziddwa Olunaku lwe ggulo.
Bannakyewa baagala emisolo ku paadi giggyibwewo okuyamba abayizi abawala abaana abaliko obulemu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
