Abaliko obulemu abegattira mu kitongole ki persons with disability in business Uganda balaze obwenyamivu olw’okusosolebwa kwe basanga nadala nga bagenze okusaba emirimu. Bano bagamba nti bangi balina obukugu obukola emirimu gino wabula tebaweebwa mukisa. Olwaleero babadde n’emisinde gyokusonda ensimbi z’okutandika ekifo abaliko obulemu webabangulirwa mu mirimu gyemikono. Emisinde gino gibadde ku ssomero lya Kitebi Primary mu gombolola y’e Lubaga.
EMIRIMU MU BALIKO OBULEMU: Waliwo abeemulugunya nti basosolwa, bakyusizza obwanga
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found