Bannamateeka baagala wabeewo ebikyuka mu ‘Divorce Act’

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Waliwo munnamateeka addukidde mu kooti enkulu ng’ayagala ejjewo akawayiro akawa kooti obuyinza okukaka abafumbo okuwang’ana akaboozi k’ekikulu ku buwaze. Mu kawaayiro kano aka 20 aka Divorce Act, singa omufumbo agaana okuwa munne essanyu ly’ekisenge, waddembe okugenda mu kooti naafuna ekiragiro ekikifuula eky’obuwaze. Kati munnamateeka Steven Kalaali agamba nti kino kikyamu era nga akawaayiro kano kagwana kujjibwa mu teeka lino.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *