Ekitongole ekitwala ba yinginiya mu ggwanga nga kiyita mu muwandiisi waakyo Ronald Namugera, kitegeezezza nti ssinga ensobi ezaaliwo mukutandika okuzimba ku mwala gw’e Nakivubo tezigonjoolwa ebizibu ebirala byolekedde okuggwiira banna Kampala. Kijjidde mukiseera ng’olunaku lw’eggulo Ssaabaminisita Robina Nabbanja yalagidde abazimba omwala guno okwonegerako emikutu egiyingizza amazzi mu mwala guno kyokka bano bagamba nti nakyo bwekinaakolebwa mungeri etali yaabukugu tewali kyamaanyi kyekigenda kukyuusa.
Omwala gw’e Nakivubo gwandivaako ebibamba ebirala – Yinginiya
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
