Minisita omubeezi ow’ebyenguudo , Musa Ecweru akanguuddee ku ddoboozi eri abakuUngu mu minisItule y’ebyenguudo n’entambula abesuulirayo ogwanagamba ku mirimu gyaabwe ekiviraako emirimu gyokuzimba n’okuddaabiriza enguudo mu ggwanga okuzingama. Bino abitegezeza bwabadde alambula embeera oluguudo lwa kampala Jinja High way mweruli oluvanyuma lwabannyugand aokwekubira enduuli eri ministule olw’ebintu ebikmu ebitazimbibwa ekiviuddeko nebinnya okweyiongera. Ono era atabukidde ba contactor obutakola mulimu gwaabwe.