Ennyumba ttaano kuttaka mukubumbuluka kwettaka okubaddewo kukyaalo Kinyofu muggombolola ye Bulambuli nga kivudde kunkuba bikokyo etonnya obutasalako mu kitundu ekyo. Amayumba amalala amakumi ataano nago gali kundebolebo y’akugwa so nga n’ebirime byonooneddwa. Wetwogerera ng’abekitongole ki Uganda Redcross baatuse dda mu kitundu kya Elgon era nga batandise dda okudduukirira abakoseddwa embeera.