Waliwo obwelaliikirivu okuva mu beegwanyiza ebifo kuliko olufuzi olwa NRM oba CEC nti be bavuganya nabo batandise okukweka abakise mu lukiiko lwa NRM nga babasubiza okubalonda nebalemesa ababavuganya okwogerezeganya nabo. Kino kigenze okujja nga Ssaabawandiisi wa NRM Richard Todwong yavayo nalabula abakola kino nti kakubajutuka.
AKABBINKANO KU BIFO BYA CEC: Abamu ku bavuganya balumiriza bannaabwe okukweka abalonzi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found