Olwaleero akakiiko k’ebyokulonda kayingidde olunaku olw’okubiri nga kawuliriza okwemulugunya okwava mu kusunsula abegwanyiza obubaka bwa palamenti omwezi oguwedde. Mu bakoleddwako olwaleero kuliko omubaka wa Lwemiyaga Theodro Ssekikubo nga ono ayagala akkirizibwe okutunula ku buyigirize bwa munne Emmanuel Rwashande , omukyala Susan Otai eyali ayagala okuvuganya Anita among ku kifo kyomubaka omukyala owa Bukedea kko n’abalala.
ENSONGA Z’OBUTASUNSULWA: Ssekikubo ne Otai nabo batutte okwemulugunya eri akakiiko
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
