Kyagulanyi asabye abe Agago ne Pader okumulonda abeeko by’akyusa

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akwatidde NUP bendera mu kuvuganya ku bwa pulezident bweggwanga Robert Kyagulanyi asiibye mu Agago ne Pader nga awenja akalulu gy’ategeezezza abaayo nti ekitundu kyabwe kivuddemu abantu ab’ebyafaayo mu ggwanga naye yeewuunya nti tekikulaakulanyiziddwa. Yeemulugunyizza ne ku maanyi ga ssaabalamuzi nga nzaalwa ye Agago g’agamba nti gaakendeera era ensonga ezimu tazikwata nga bwe zandibadde zikwatibwa.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *