Ssaabaminisita Robinah alagidde omusuubizi Hamis Kigundu okugenda mu maaso ne ntekateeka zokuzimba ku mwala gwe Nakivubo newankubadde olukiiko lwa KCCA olunaku lw’eggulo lwabadde lusazeewo okujira nga omulimu guno guyimirizibwa. Nabbanja okusalawo bwati amaze kulambula mwala guno, nakizuula nga singa HAM ateekawo emikutu egyitambuza amazzi okutuuka mu mwala guno, amataba tegajja kuddamu kukosa basuubizi. Ono akakasizza abasuubuzi nga bonna bwebajja okuliyirirwa mu budde.
Nabbanja alambudde omwala gwa Nakivubo, alagidde okuzimba kweyongereyo
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
