Nagadya ayagala bamuyamba asobole okulongoosebwa

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Waliwo munnamawulire eyeekubidde enduulu ngayagala olongoosebwa asobole okufuna ku buweerero. Esther Nagadya Kalema ali mu bulumi obwamaanyi olwe’ekirwadde ekimanyddwa nga Endometriosis. Ekirwadde kino tekiwona era kiviirako omukyala okufuna obulumi obwamaanyi ennyo ngagenze mu nsonga, era gyebuvuddeko twakulaga emboozi y’abamu ku bawangaala nakyo n’obugubi mwe bayita.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *