Akwatidde FDC bendera ku ky’omukulembeze w’eggwanga Nathan Nandala Mafabi, asuubizza ab’e Busoga nti singa bamwesigisa abululu bwabwe ku ky’omukulembeze w’eggwanga waakukakasa nti ennyanja agiggya mu mikono gy’amagye olwo basobole okweyagalira mu mulimu gw’obuvubi. Nandala bino abisuubirizza mu disitulikiti y’e Namayingo gy’asiibye ng’asaba abaayo okumuyiira akalulu.
Nandala Mafabi asuubizza ab’e Namayingo okuggya amagye ku nnyanja
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found