Nandala Mafabi asuubizza okukola ku bizibu ebiruma ab’e Ntoroko ne Bundibugyo

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akawatidde FDC bendera ku bwa Pulezidenti Nathan Nandala Mafabi atandise okutalaaga ebitundu bya Toro ngawenja akalulu akanamutuusa ku bukulembeze bw’eggwanga. Ono atandikidde mu disitulikiti ye Ntoroko ne Bundibugyo gyasinzidde okukolokota gavumenti olw’okwesuulirayo ogwannagamba ku nsonga eziruma abeeno omuli amataba n’enguudo embi. Nga bwe byabadde eggulo waliwo ekitundu ono wasanze ng’abebyokwerinda batadde emisanvu mu kkubo lye.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *