Akwatidde ekibiina kya Alliance For National Transformation – ANT, Gregory Mugisha Muntu asuubizza okumalawo ekibbattaka ekiriisa Bannayuganda akakanja, okulwanyisa obulyake n’okusiguukulula president museveni gw’ayise Nnakyemalira. Muntu okwogera bino abadde mu District ye Rwampara nga anoonya obuwagizi obunaamutuusa ku ntebe y’obwa Pulezidenti mu 2026.
Mugisha Muntu essira waakuliteeka ku kulwanyisa enguzi n’ekibbattaka
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found