Muguzi ayagala amateeka kukulonda pulezidenti gamyumyulwe

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Waliwo bannakyewa abaagala etteeka erikwata ku byokulonda omukulembeze w’eggwanga likyusibwemu okussaamu obuwaayiro obukakata ku buli eyeegwanyiza entebe y’omukulembeze w’eggwanga okuba nga yeetegese bulungi atee ngalina embavu. Bino webiggyidde ngabamu ku bavuganya ku bukulembeze bw’egwanga bayimirizza mu kampeyini zaabwe okusobola okusonda ensimbi ezigenda okubatambuza. Henry Muguzi nga yakulira ekitongole ki Alliance for Campaign Finance Monitoring, alowooza nti okusonda ensimbi wakati mu kkampeyini kiraga nti abamu ku bavuganya tebeetegekera kkampeyini zino.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *