Waliwo omujaasi attiddwa mu bulumbaganyi e Bundibugyo , eby’okwerinda binywezedddwa

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Obulumbaganyi kikula kyekimu bukoledwa ku nkambi z’amagye e Bundibugyo kko n’essomero ly’abasomesa e Fort Portal. Enkambi ezirumbiddwa kuliko eye Kakuka ne Malindi ezisangibwa mu ggombolola ye Sindila nga eno tukitegedde nti waliwo omujaasi attiddwa wamu n’omu ku bakyala babajaasi. Abalumbaganyi babiri battiddwa so nga bataano bakwatiddwa.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *