OBULYAKE MU KUGABA EMIRIMU:Alipoota ya kalisooliso efulumye

Brenda Luwedde
0 Min Read

Kalisoliiso wa gavumenti afulumizaa alipoota nga ekakasa nga abakozi ba gavumenti abakola ebitundu 35% bwebaafuna e mirimu nga bayita mu kuwaayo enguzi.Kizuuse nga wakati wa 2018 ne 2022, abaali baagala emirimu gya gavumenti bawaayo obuwumbi obusukka mu 29 okugifuna. Kaliisoliiso wa government atugambye nti yakakwata ku nkoona abakozi ba government 459 wakati wa 2018 ne 2022.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *